Bya samuel Ssebuliba.
Okunonyereza okuzze kukolebbwa kulaze nti kubuli bannayuganda kumi, mukaaga kubbo balina amasimu gano ag’omulembe agamanyiddwa nga smart Phone.
Kubuli bannayunaga kumi , omu kubbo ali ku face book
Leero twagadde ne bannayuganda nga twafala okumanya bameka abeyambisa amasimu ganookubaako ensimbi zebateeka mu nsawo
Bangi kubetwogedeko nabo bagamba nti amasimu bakoma kugakozesa kunyumya mboozi,ebyokugakolerako bizinesi tebanabiyiga.