Abantu 33 beebafiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu mu kibuga Jalalabad ekya Afghastan.
Bbo abali mu kikumi babuuse n’ebisago eby’amaanyi.
Obulumbaganyi obukoleddwa omulumira mwoyo eyabalusirizzaako bbomu bubadde wabweru wa banka abakozi ba gavumenti webabadde bakungaanidde okufuna emisaala gyaabwe
Tewali kibinja kyavuddeyo kwewaana kukola bulumbaganyi buno nga n’omwogezi w’abatalibaani yebwesamudde dda
Abamu ku bafudde baana