Skip to content Skip to footer

Bbomu esse abasoba mu 70

Abantu 59 beebafiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu etegeddwa mu kiroole mu bukiikakkono bw’ekibuga Baghdad ekikulu ekya Iraq.

Bbomu eno eyabikidde mu katale akamanyiddwa nga Jameela ng’ekifo kino kisingamu ba shia

Ekibinja ky’aba sunni ekya Islamic state kyewaanye okukola obulumbaganyi buno.

Bbo abantu abasoba mu 20 beebafudde enyonyi bw’etambudde ng’ewandagaza bbomu ezigudde ku ddwaliro ly’abakyala n’abaana.

Leave a comment

0.0/5