Gyebuvuddeko waliwo lumira mwoyo eyetulisizzaako bbomu n’atta abantu 11 ku muliraano mu ggwanga lya Cameroon.
Ate wiiki ewedde abantu 49 bebaafa oluvanyuma lw’aba Boko Haram okutega bbomu mu katale.
Bukyanga Muhammudu Buhari alya obukulembeze bw’eggwanga, abakambwe ba Boko Haram bazze batirimbula banansi.