Skip to content Skip to footer

Bernabas Tinkasimire atenderezza government

File Photo :Tinkasimire nga yogeera
File Photo :Tinkasimire nga yogeera

Omubaka wa Buyaga County Bernabas Tinkasimire atenderezza government olwokukiriza okukubaganya ebirowoozo ku district empya kuddemu.
Weeki ewedde ababaka batabukira gavumenti n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwokubasubiza ebyooya by’enswa nadala abava mu district ye Kibaale, oluvanyuma lw’okubasuubiza disitulikiti ye Kagadi ne Kakumiro.
Tinkasimire agambye nti singa government ne pulezidenti Museveni tebatukiriza kweyama kwaabwe, kyakukosa nnyo ekitiibwa kyabwe mu bantu.

Leave a comment

0.0/5