Bya Samuel Ssebuliba.
Tutegeezeddwa nga omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi eyadussibwa mu gwanga lya America nga ataawa bwagenda okwogerako eri banamawulire leero ku saawa 5pm ezaawano nga asinziira mu America.
Ono agenda kubeera wamu ne nemunamatekawe Robert Amsterdam okutegeeza banaawulire kubiki byeyitamu nga akwatiddwa.
Ono Mungeri yeemu agenda kutegeeza egwanga ku ntekateeka empya gyalina eri eby’obufuzi bwa Uganda.
Ono obubakabwe bannayuganda bakubufunra ku mukutu ogwa Bobi wine .com