Skip to content Skip to footer

Dr Ekwaro Ebuku akubiddwa – ali mudwaliro embeera sinungi.

Bya Damali Mukhaye

Police mu Kampala ekakasizza nga bwewaliwo abanyazi abaalumbangaye akulira ekibiina ekitaba abasawo ekya Uganda medical association Dr Ekwaru obuku, nga bano baamusanze ku gate y’amakaage wali e Kitikifumba mu kiira division ku saawa nga 11:00 pm ez’ekiro –nebamukuba.

Ayogerera Police mu Kampala Lucas owoyesigire n’agamba nti Dr obuku okukubwa yabadde ayimiridde ku gate y’amakaage nga alinze kugulawo, olwo abanyazi bano nebamulumba, nebamukubba , kko n’okutwala esimuye.

Twogedeko ne Dr Brian Kasagga ayogerera ekibiina ekitaba abasawo n’agamba nti mukaseera kano Dr Ebuku ali mu dwaliro case clinic mu kasnge mutekebwa abali obubi, wabula nga embeera gyalimu ewa esuubiti.

Leave a comment

0.0/5