Skip to content Skip to footer

Ebirabo bizze eri abalwanyisa enguzi

Abali mu lutalo ku nguzi bataddewo ebirabo eri abo abananywa mu banaabwe akendo mu kulwanyisa enguzi.

Akulira ekibiina kya Transparency International Peter Wandera agamba nti ensonga zebagenda okussaako essira kwekuli okuwa embalirira, okukola mu bweruufu, obwesimbu n’ekitiibwa

Wandera agamba nti omuntu asinze wakulondebwa okuyita ku kibanja kyaabwe ku yintaneeti giyite Website

Akulira akakiiko akateesiteesi Peter Kiwummulo agamba nti ekigendererwa kumanyisa bantu ku bulungi bw’okukola n’obwesimbu.

Leave a comment

0.0/5