Skip to content Skip to footer

Eddwaliro ekkulu e Nakaseke teririna mazzi

Bya Kyeyune Moses

Omubaka we Nakaseke mu lukiiko lw’eggwanga olukulu Lutamaguzi Ssemakula akubidde gavumenti omulanga eveeyo bunnambiro eddukirire eddwaliro lye nakaseke ku kizibu kya mazzi

Lutamaguzi agamba nti kati guweze omwezi mulamba nga eddwaliro teririna mazzi nga nabakyala abagala okuzaala amazzi aganabakolako mu kubalongoosa balina kuva nago waka.

N’ekyuma kya x-ray kyafa dda songa ate ebitundu ebirala ebiriranye Nakaseke nabyo we biddukira.

Leave a comment

0.0/5