Skip to content Skip to footer

Ekiddukano kibaluseewo mu nkambi za’babundabunda

Bya Shamim Nateebwa

Ministry yebyobulamu ekakasaizza okubalukawo kwekirwadde kyekiddukano mu nkambi zababunda bunda okuli eye Kyagwale ne Kigolobya mu district ye Hoima.

Okusinziira ku mwogezi wa ministry yebyobulamu Vivian Sserwanja kinop kivudde ku bungi bwemponzi abava ku mulirwano mu gwanga lya Democratic R. ya Congo okuyingira kuno.

Vivian agamba nti okwekebejja kwebakoze okuva e Butabiika, bazudde ekirwadde ekimanyiddwa nga Shigela ekika kyekiddukano ekyomusaayi, omusujja, nokulumizibwa kwolubuto.

Okuva gennaku zomwezi 13th Feb ministry yebyobulamu yasindika ekibinja kyabakugu okusomesa abantu ku ngeri yokukumamamu obuyonjo.

Wabula ministry ewakanyizza ebyogerwa, nti ono ssi.

Leave a comment

0.0/5