Skip to content Skip to footer

Enjala etandise okutta abantu

famine

Abakulembeze mu disitulikiti ye Lwengo bawanjagidde gavumenti okubayamba ku njala abazinzeeko.

Enjala eno yakatta abaana basatu nga n’emmere yenyini teriiwo.

Omubaka akiikirira abantu be Bukoto mu bukiikakkono, Mathius Nsubuga agamba nti bamaze okutegeezaako minisitule ekola ku bigwa bitalaze okuddukirira abantu baabwe

 

Kyokka ono asabya abatuuze okufuba okulembeka amazzi buli kakuba bwekajja kafukirire ebirime byaabwe.

Leave a comment

0.0/5