Skip to content Skip to footer

Obuzigu

senkumbi

Poliisi e Kawempe ekutte abantu mukaaga abagambibwa okuba abazigu

Bano babadde babba kkampuni ensogozi y’omwenge ogwa Buddu Distillation Company  era nga babasanze bakyagutikka3

Omwogezi wa polisi Ibin Senkumbi agamba nti ababbi bano beekobaanye n’abakuumi kyokk aomu ku bbo n’abavaamu

Ssenkumbi agamba nti bano bagenda kuggulwaako misnago gya buzigu bwebanasimbibwa mu kkooti

Mu ngeri yeemu, poliisi mu disitulikiti  ye Buikwe etandise okuwenja abasajja 5 ababbye Tanka y’amazzi ku ssomero lya Makindu primary school.

 

Leave a comment

0.0/5