Skip to content Skip to footer

Entalo mu basumba ba Balokole

File Photo: Bugingo ngali tu kituuti
File Photo: Bugingo ngali tu kituuti

Entalo mu basumba ba Balokole e Kampala ssi zakukya wabula zeyongera kulanda buli oluyita nga bakayanira abagoberezi nokwerangira obubbi.
Embiranye yamaanyi mu basumba e Kampala nga yenjiri ebulirwa mu makanisa neku mikutu gya Radio ne TV.
Kino kidiridde omusumba Alosius Bujingo okuvaaya nganenya basumba banne okuva ku mulamwa.

Kati omusumba James Mukisa owa Oasis Life Church International e Najjanankumbi ayambalidde omusumba Bujingo namunenya okuvuma bakulu banne.
Ono abadde wali ku Mt. Lebanon e Mukono nategeeza nti ne Bujingo avudde ku mulamwa kyakola okuvuma Pr. Sserwadda eyamukuza kikyamu nnyo.

Leave a comment

0.0/5