Skip to content Skip to footer

Essomero eryayidde liggaddwa

fire guts buildings

Ab’obuyinza e Masaka bagadde essomero lya St Jude Secondary School.

Ebisulo bibiri byebyayidde nga n’abayizi abawera bazirise nga balabye omuliro guno.

Akulira essomero lino Lukwago Mbaga bakkiriziganyizza okuggala essomero lino okusobozesa okunonyereza okugenda mu maaso

Mbaga agamba nti munaana ku bayizi abasoba mu kkumi abazirise bbo baddusiddwa mu ddwaliro.

Mbaga agambye nti bamaze okulagira abazadde okukima abaana baabwe nga bakusalawo ddi lwebanadda.

Leave a comment

0.0/5