Skip to content Skip to footer

Essomero limenyeddwa

Schs in kla

Waliwo ababbi abatanategerekeka abaalumbye essomero lya Seeta college e Mukono nebabba ebintu by’essomero lino ebibalirirwamu byabukadde okuli compyuta 42.

Akulira essomero lino  Zawedde Kigoonya ategezezza nga bwebasaanze nga ebisenge ebisinga byawomoddwamu ebituli nga wano ababbi mwebaayise.

Yye omukuumi w’assomero lino yamazemu dda omusubi nga kati batebereza nti yandiba nga y’abadde mu lukwe luno.

Poliisi ye Nazigo y’asuubizza okunonyereza ku nsonga eno.

 

Leave a comment

0.0/5