Skip to content Skip to footer

Eyasobezebwaako mu kirindi ekubye ku matu

Rapists

Embeera y’omuwala eyasobozebwaako ekirindi ezze ekuba ku matu.

Asobola kati okutambulamu nga tawulidde nnyo bulumi yadde nga kati ekisinga okumutawaanya birowoozo.

Omuwala ono agamba nti era ekimuluma kwekulaba nti abasajja bano tebannakwatibwa ng’alina okutya nti bayinza okumulumba.

Abasajja ababiri abamu ku baakola ekikolwa kino bakyawenjebwa oluvanyuma lw’okudduka mu ggwanga.

Leave a comment

0.0/5