Skip to content Skip to footer

FDC eyambalidde Museveni ku bagabi b’obuyambi

File Photo:Omwogezi wa FDC Ssemujju
File Photo:Omwogezi wa FDC Ssemujju

Ab’ekibiina kya FDC bavumiridde ekya pulezidenti Museveni okuvaayo n’akolokota abagabi b’obuyambi b’agamba nti beyingiza mu nsonga z’eggwanga lye ly’akulembera.

 

Museveni gyebuvuddeko y’ategezezza nga bwali omukugu enyo ab’amawanga okuddawo okumuwa amagezi ku nkulembera y’eggwanga.

 

Wabula omwogezi w’ekibiina kya FDC  Ibrahim Semujjuategezezza bannamawulire nga pulezidenti Museveni bw’asanye okwegendeerEza olulimi lwakopzesa.

Leave a comment

0.0/5