Skip to content Skip to footer

Gavt eyongedde okulumiriza Buganda

Bya Benjamin Jumbe,

Minisita avunanyizibw akunsonga zomukulembeze weggwanga Esther Mbayo naye ekya NRM okuwangulwa mu bitundu bya Buganda akitadde kwe ekelezia katolika nobwakakabaka bwa Buganda

Bwabadde ayogerako ne bannamaulire ku bikwata ku mikolo egya mmenunula egyomulundi ogwa 35 egiberawo buli nga 26th January Mbayo agambye nti abakungu mu gavt ya ssabasajja ne ssabasumba Dr Cyrian Kizito LWanga bagyanga bakolokota gavt ekyabavirako okulemerwa

Ono asabye abantu okweala ebyobufuzi ebyesigamizidwa ku mawanga ne ddiini era nasaba bannaddiini okusigala ku njiri yokka kuba gye bategeera obulungi

Wabula bino kamla byonna wa Buganda ya bisambaze bweyategeeza nti nsonga ddala nyo ezalemeseza NRM okuwangula mu Buganda era nasaba yetereeze

Leave a comment

0.0/5