Skip to content Skip to footer

Gavumenti eyimirizza okusima enzizi eze’midumu

Bya Ndaye Moses

Gavumenti eyimirizza okusima enzizi ezemidumu , nga wlaiwo okwemulugunya nti amazzi gamwo tegakyali malungi olwenkyukkyuka yobudde nokweyongera kwabantu mu gwanga.

Omumyuka wa comisona avunayizbwa ku byokuzimba nokudabiriza ebintu mu ministry yamazzi, Eng Ahmed Ssentubwe agambye nti kati gavumenti eyagala kusima nayikondo zokka.

Bino webijidde nga gavumenti eriko enzizi ezemidumu 1000, zebagenda okuggala.

Zino bagamba nti abantu basenze kumpi nazo, nebasima zzi kabuyonjo nebiralala ebiviriddeko amazzi okwononeka.

Leave a comment

0.0/5