Skip to content Skip to footer

Omulabirizi awakanyizza omukulembeze we gwanga

Bya Ivan Ssenabulya

Omulabirizzi we Mukono James William Ssebaggala agamba nti omululu mu bantu, gweguvuddeko obumenyi bw’amateeka obweyongedde mu gwanga omuli ettemu, obubbi, obutabanguko n’ebirala.

Bishop Ssebaggala okwogera bino abadde ayogerako eri bananawulire, ngagambye nti abantu abatta banaabwe bakikola lwa mululu, okubabbako ebyabwe.

Wano ayambalidde omukulembezze w’eggwanga lino
okulumirizza ebibiina by’obwannakyewa nti byebimu ku biviiriddeko obutabanguko mu gwanga.

Leave a comment

0.0/5