Skip to content Skip to footer

Gwebayiira Acid afudde

Namanda dies

Poliisi e Mulago ewaliriziddwa okuggalira omulwadde Kassimu Kakaire  oluvanyuma lw’abemikwano n’enganda z’omugenzi Josephine Namanda  okumulumba.

Omusajja ono yeeyali bba w’omugenzi Josephine Namanda ng’ono bamulumiriza okuyiira mukyala we Acid n’ekigendererwa ky’okwezza emaali yaabwe

Bino byonna bibaddewo oluvanyuma lw’omukyala ono okufa bwezibadde ziwera nga ssaawa musanvu ezaalero.

Atwala poliisi ye Mulago Hashim Kasinga agambye nti basazeewo okukyuusa omusajja ono oluvanyuma lw’abantu okwecwacwana nga bagaala okumumaza emmere.

Leave a comment

0.0/5