Skip to content Skip to footer

Jenniefer Musisi agenda

Bya Damalie Mukhaye

Olwaleero abadde akulira emirimu gyekikugu mu kibuga Kampala, Jenniepher Musisi Ssemakula lwagenda okukwatamu ebibye okuva ku kitebbe kya KCCA.

Musisi yawandikira mukama we eyamulonda president Museveni ebbaluwa, ngamutegeeza nga bwagenda okulekulira nga December 15th, nga lwelunaku olwenkya wabula olutali lwakukola

Mu bbaluwa ye yategeeza nga bwatafuna buwagizi bwabakulembeze abalonde, ensimbi entono ezimuweebwa nebiralala ebimugotaanyizza.

Wabula gyebuvuddeko yategezeza nga bwaliko ddala bingi byasobodde okukola, wakati mu mbeera eyokusomozebwa.

Wabula wetogerera ngomukulembeze w egwanga abdde tanalangirira ani agenda okudda mu kifo kino.

Leave a comment

0.0/5