Bya Benjamin Jumbe
Omukubiriza wa palament Rebecca Kadaga akubirizza abanatu, okuviira dala amu mwaka, okwagazisa abaaan abawala amasomo, gebyemikono.
Kadaga yoomu ku bikonge, abetabye ku mikolo gyabakyala, egibumbujira mu district ye Bunyangabu.
Kati agambye nti kino kyakuyamba abawala bangi, okufuna obukugu, mu mirmu gyemikono era bebezeewo.
Wano era wasabidde gavumenti okwongera ku sneimbi zabakayala, mu ntekateeka ya Uganda Women Enterpreship Fund.