Skip to content Skip to footer

Kafumbe mukasa ali kumpi kuggwa

 road construction

Okuzimba enguudo o lwa Kafumbe Mukasa ne  Kisenyi kuli ku mitendera egisembayo.

Omwogezi wa KCCA  Peter Kaujju agamba basazizaamu kontulakiti  ezenjawulo lwamulimu kukerewa.

Agamba kati basigazza kulamba nguudo zino.

Omulimu guno oguwemense obuwumbi obusoba 6  gwatandika mu 2011.

Kampuni enzimbi eya Sterling eri mu kuzimba luguudo lwabuwumbi 5 nga yo eya dot servis bakukola ku mudumu gwakazambi ogwokuwementa akawumbi kamu n’obukadde 400.

Leave a comment

0.0/5