Skip to content Skip to footer

Kiggundu alajaanye ku kulonda

Ssentebe wakakiiko kebyokulonda kuno Eng Badru Kiggundu agamba buvunyizibwa bwa buli omu okulaba nti okulonda kwa bonna kuba kwamirembe.

Kiggundu abadde ayogerera mu musomo gwabakwatibwako wano mu Kampala.

Agamby nti akakiiko kokka kubwa namunigina tekayinza kutegeka kalulu kamazima na bwenkanya awatali bantu balala kwenygiramu.

Kati asubizza nti bbo bakolagana na buli omu okukakaksa nti wabaawo emirembe nasaba nabesimbyewo okugoberera amateeka agabalambikibwa.

Ensisinkano eno yetabiddwamu bana diini , banabyabufuzi wamu nabalala.

Leave a comment

0.0/5