Skip to content Skip to footer

Kyambogo ateese

Kyambogo

Aduumira police mu kampala ne miriraano Andrew felix kawesi alagide bunambiro etendekero lye kyambogo okusazamu olukalala lwa abayizi 300 ababade balambikiddwa nga abataawa bisale

Nga ayogerako mu lukungaana olubadde wakati wabayizi kko nabatwala etendekero lino , Kaweesi agambye nti  etendekero lirina okwekebejja amanya gano nga bava mwana ku mwana sso ssi  kubatwalira awamu mu kirindi.

Kino kiddiridde abayizi okuva u mbeera okuviira ddaa olunaku lwajjo ng bagamba nti ba ngi bamalayo dda ensimbi ezoogerwaako kyokk ang’amannya gaabwe galabikidde ku lukalala luno.

 

Leave a comment

0.0/5