Skip to content Skip to footer

Ebizibiti bya biskwiiti

biscuits

Abano aba poliisi tebasangika

Devon and Cornwall bavude mumbeera nebawaaba omusango gwokubabira ebyokulya.

Ekyewunyisa ebyokulya bibadde mu kizimbe mwebakolera nebategeeza nga bwebalina okubeer abalambulukufu nga baloopa buli musango gugudewo.

Ababiri bano basoose kukola statement nga bawaaba nga bwebabiddwako ekyemisana kyaabwe era nga baagala okunoonyereza kutandike.

Wabula mukama waabwe abasekeredde naategeeza nga okunoonyereza ku bintu nga bino bwekutasoboka.

Asoose kubiyita byakusaaga, wabula agenze okulaba nga ababiri bano dala bali serious.

Mu bibiddwa mubademu bicuits nobupwanchi panchi obulala.

Leave a comment

0.0/5