Skip to content Skip to footer

Lukwago alumbye ofiisi y’omulamuzi Kavuma

erias
File Photo: Loodi Mayor wa kampala Erias Lukwago

Nabuli Loodi mayor wa Kampala Ssalogo Erias Lukwago akyali mu office y’amyuka ssabalamuzi  Steven Kavuma nga eno egenzeeyo kumanya nsonga lwaki akyamulemesezza okudda mu yafiisi ye.

Kinajukirwa nti olunaku olwaleero Lukwago abade yewezze okudda mu yafiisi oluvanyuma lw’emyaka 3 ,wabula  government nemuwabula government nemuwabula obutakigeza.

Kati mukaseera kano agavaayo galaze nga Lukwago bwagumbye mu office ya Kavuma, wabula nga yye gyalaze mpawo amanyiyo.

Mukusooka Lukwago nga asinziira mu lukungana lwabanmauelire yategeezeza nga palamenti ne kkooti enkulu bwebamukiriza okudda mu yafiisi ye, kale nga talaba lwaki bano bamwekikamu .

Leave a comment

0.0/5