Skip to content Skip to footer

Makerere esindise ekibinja e Buduuda.

Bya Damali Mukhaye.

Etendekero ekulu elya Makerere  liriko ekibinja ky’abantu 100 berisindise e Bududa okuduukirira abantu abaakoseddwa okubumbulukuka kwetaka.

Twogedeko ne ssentebe w’ekibiina ekitaba abasomesa be Makerere eya Makerere university academic staff association Deus Kamunyu , nagamba nti kukibinja kino kuliko abaan abagenda okuyambako mukubunya emere n’obuyambi obulala mu bantu abaakoseddwa.

Ono agamba nti bakikoze okulaba nga abantu beeno nabo baddamu okufuna obulamu obweyagaza nga bannayuganda abalala.

Leave a comment

0.0/5