Skip to content Skip to footer

Mayiga aweze okuzimba ku ttaka lya masiro

File Photo: Mayiga nga bamulambuza
File Photo: Mayiga nga bamulambuza

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aweze omuntu yenna  okuzimba ku ttaka lya masiro .

Katikkiro okwogera bino kidiridde okufuna amawulire nti waliwo  abantu abatanategerekeka abaagala okuzimba ku masiro ge Wamala nga tebafunye lukusa okuva eri  kakiiko ka Buganda Land board.

Wano Mayiga  w’asabidde  abantu ba ssabasajja okukuuma ettaka nabo abalyagala okusooka okwebuzaanga .

.

Leave a comment

0.0/5