Skip to content Skip to footer

Mbabazi agobwe- abavubukaba NRM

Mbabazi in Deep thots

Bamusaayi muto b’ekibiina kya NRM baagala ssabawandiisi w’ekibiina kyabwe  Amama Mbabazi nga bamulumiriza okukukuta n’abamu ku bannakibiina mu nkiiko ezitategerekeka.

Ssabawandiisi w’ekiwayi kyu’abavubuka bano , Robert Rutaro agamba Mbabazi takyalina kipya kyayongera ku kibiina kyabwe nga era takyasaana kukungabannakibiina.

Rutaro alumiriza Mbabazi okusimbila ekkuuli ekya pulezidenti Museveni okwesimbawo awatali amuvuganya.

Mbabazi yasuulibwa okuva ku bwa ssabaminista omwezi oguwedde n’asikizibwa Dr Ruhakana Rugunda

Leave a comment

0.0/5