Skip to content Skip to footer

Minisita anyonyodde ekirwisaayo alipoota ku misango.

Bya Ben Jumbe.

Minisita  akola ku nsonga z’ebyokwerinda Gen Elly Tumwine  avudeyo nanyonyola ensonga lwaki okunonyereza ku misango mu uganda kutera okuwanvuwa nekutwala akadde

Ono okwogera bino yabadde mukukubanya ebirowoozo okwawamu ku by’okwerinda, nagamba nti okuyigga obujulizi obumala okulumika omuntu ku misango eyamaanyi sikyangu, kale nga kino kitera okutwala akadde okukakana nga okukola alipoota nga zino kututte obuudde.

Wabula ono naye ayongedde okukikaatirizza  nga government bwerina obusobozi bwonna okuyigga abatigomya banna- uganda, era nga baakukikola.

Leave a comment

0.0/5