Skip to content Skip to footer

Minisitule yenjigiriza eyisiza ekiragiro eri amasomero

File Photo: Muyingo nga seeka
File Photo: Muyingo nga seeka

Minisitule ekola ku byenjigiriza eyisiza ekiragiro eri amasomero gonna okukoma okusomesa abaana okusuka esaawa 11 ezolwegulo
Twogedeko ne minister omubeezi akola ku by’enjigiriza ebyawansi John Christom Miyingo natutegeeza kino ekiragiro kitandika lusoma luno olugya
Ono atutegeezeza nti baludde nga balaba omuze guno nga gukula, wabula nga balina okugukomya kuba gukonya abaana
Ono atuytegeezeza nti kino bakikoze kusobozesa baana kuwumula mubudde, nobwongo obutakoowa kiyitirdde

Leave a comment

0.0/5