Okulonda omukulembeze w’eggwanga n’ababaka ba palamenti kukyagendera ddala mu maaso mu ggwanga lya Zambia
Wabula abawagizi b’abesimbyewo poliisi ebataddeko eriiso ejjoji oluvanyuma lw’okulwanagana.
Okuvuganya okwamanyi kuli wakati wa pulezidenti Edgar Lungu ow’ekibiina kya PF party n’amuvuganya Hakainde Hichilema.ow’ekibiina kya UPND .
Omulundi ogugenda okusookera ddala, omuwanguzi alina okufuna ebitundu 50% okwewala okulonda nvunula bibya.
Okulonda okuwedde Lungu yawangula n’ebitundu 48%.