
Abantu musanvu beebafiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Fortportal okudda e Kasese.
Kiroole namba UAJ 694 T ebadde etisse amatooke eyabise omupiira ng’eri mu koona n’egwa .
Bonna abafudde babadde ku kiroole waggulu
Aduumira poliisi mu bitundu by’ensozi ze Rwenzori Denis Namuwoza agambye nti abalala bana baddusiddwa mu ddwaliro lye Buhinga nga biwala ttaka