Gavumenti asabiddwa okukola kyonna ekisoboka okuyimbula bannamawulire abakwatibwa mu S.sudan
Justin Drulaze ne Hillary Ayesiga bakwatibwa mu sudan nga bagenda mu maaso n’okukola emirimu gyaabwe
Gavumenti ya Sudan egamba nti bano bayingira okukola ogwa mawulire nga tebalina biwandiiko bibakkiriza kukikola
Omwogezi wa ministry ekola ku nosga z’ebweru, Elly Kamuhane agamba nti bakyayogeraganyaamu ne gavumenti ya Sudan okulaba ntu abamawulire bano bayimbulwa