Skip to content Skip to footer

NKyalina obusobozi -ZZiwa

Eyali akubiriza olukiiko lw’amawanga ga East Africa Margret Zziwa agamba nti alina obuvumu n’obusobozi obuddukanya emirimu gya NRM yadde yajjibwaamu obwesige mu palamenti ya East Africa.

Zziwa ayagala kukulembera bakyala mu NRM ne Kampala

Ono  ekyamugobya kulemererwa mirimu ekyasiba enzirukanya y’emirimu.

Zziwa agamba nti by’akoze mu Uganda bingi ng’ali wansi w’ekibiina kye kale nga bannakibiina bamutegeera bulungi.

Omulamwa wakugusimba ku kulaba nti abakyala beyongera mu bifo by’obukulembeze.

Leave a comment

0.0/5