Bya Dmalie Mukhaye
Munna FDC Dr. Kizza Besigye asabye abayisraamu okunweyerera ku nsonga zaabwe ezimanyiddwa obvulungi, nomulanga okukimanya nti Uganda gwanga erykutte awamu.
Bino bibadde mu bubaka bwe obwa Edi ngayogedde ku mwezi omutukuvu ngogwoleka ebyo abayisiraamu byebakirizaamu nengeri gyebalina okuvvunukamu ekibi.
Kati Eid wetukidde, Besigye agambye nti, nga waliwo ensonga ezikyalemya mu gwanga okuli ettemu, enjala nebiralal nayenga gavumenti biringa ebyajiyinga nomulanga abayisiraamu okwongera okusaba.