Skip to content Skip to footer

Bannayuganda balabuddwa ku kyeyo

Bya Sam Ssebuliba

Bananyuganda abayaayaana okulolera ebweru w’eggwanga balabuddwa okwewala okugenda mu mawanga agatateeka Mukono ku ndagaano na gavumenti yakuno ku nsonga z’abakozi.

Uganda yategeragana n’amawanga okuli Saudi Arabia ne  Qatar, okulaba nga abakozi tebatuusibwako buzibu bwonna nga bagenze okukolerayo.

Moses Binoga nga yemukwanaganya w’akakiiko akatekebwawo okulwanyisa okukukusa abantu mu ggwanga agamba bannyuganda banji bagenze e Oman , Kuwait ne  Malaysia nga eno kizibu gavumenti  okukakasa nti bayisibwa nga abantu.

Leave a comment

0.0/5