Skip to content Skip to footer

Obubenje busse basatu

accidet mabira

Abantu babiri bafiiridde mu kabenje akagudde e Kabowa

Bano abava mu famile emu beebamu ku musanvu babadde batambulira mu mmotoka kika kya double cabin nebatomera ki loole.

Ate era mu ngeri yeemu, omuntu omu afiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Sagazi milo nga bbiri okuva e Lugazi ku luguudo oluva e Kampala okudda e jjinja

Taxi ebadde ewenyuka obuweewo ekoonye ekimotoka ky’ebikajjo

Omu ku balumiziddwa mu kabenje kanpo ategerekese nga Sophie Namatovu agamba nti abadde avuga ekimotoka ky’ebikajjo kimulmeredde n’ayingirira Taxi

Leave a comment

0.0/5