Bya Juliet Nalwoga
Gavumenti eraze entekateeka zokudabulula abaana boku nguudo, bonna bazeeyo mu masomero.
Kino kibikuddwa minister omubeezi owekikula kyabantu, Peace Mutuuzo, ngagambxye nti gavumenti egenda akuteeka aku bbali obuwumbi 3 nekitundu, mu ntekateeka eno.
Bino webijidde ngabaana bano baze bajibwako, waddenga ate kigambibwa nti bamala nebakomawo, ekisubirwa nti waliwo ababakozesa okusabiriza.
Kinajjukirwa nti Uganda yateeka aomukono ku ndagaano eyeibiina kyamawanga amagatte, eya 1989 mweyeyamira aokukuuma eddembe lyabaana.