Skip to content Skip to footer

Obwa Kyabazinga bulabudde bannabyabufuzi

Obwakyabazinga bwa Busoga buyisizza ekiwandiiko ekirabula bannabyabufuzi okwewala eby’obufuzi ebitematema mu bantu.

Omwogezi w’obwakuabazinga  Andrew Inkange y’ayisizza ekiwandiiko kino oluvanyuma lw’okwekalakaasa okwategekeddwa abawagizi bab pulezidenti Museveni.

Bano balabudde eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi obutageza kulinya kigere kyonna ku ttaka ly’obwaKyabazinga nti anoonya kalulu.

Inkange agambye nti bbo tebalina kwebagoba nga buli muntu wa ddembe okubatuukirira olwo abantu nebasalawo

Leave a comment

0.0/5