Skip to content Skip to footer

ogwa Ssewungu ku byenjigiriza gwa wiiki ejja

sewungu 2

Kooti etaddewo nga  May 25th okusalawo oba okusoma embalirira y’eggwanga eya 2015/2016 kugende maaso oba nedda.

Kino kiddiridde omubaka wa Kalungu  Joseph sewungu okuddukira mu kooti eno nawawabira ssabawolereza w’eggwanga nga ayagala okusomebwa kw’embalirira eno kuyimirizibwe oluvanyuma lwa gavumenti okukendeeza ku nsimbi zeteeka munkola yabonna basome owa primary.

Omusango guno guli maaso w’amyuka omuwandiisi wa kooti enkulu  Eleanor Mary Khainza .

Leave a comment

0.0/5