Bya Damalie Mukhaye
Okulambika abayizi abagenda okukola ebigezo byemikono ebya Uganda technical and vocational examination across, kwa leero okwetoola egwnaga.
Okusinziira ku Ssabawandiisi wekitongolekya UBTEB Onesmus Oyesigye amatendekero gatekeddwa okuyisa abayizi mu ntekateekaeno bulungi.
Kino agambye nti kyabayamba okumanya byebatekeddwa okukola ate nebyebatekeddwa okwewala, nalabula neku mize egyokukoppa bagyewalire ddala.
Abayizi emitwalo 6 bebagenda okukola ebigezo byemikono, ebyomwaka guno okutandika ne wiiki ejja nga 19th November to nga byakukomekerezebwa nga 16 December.