Bya Damalie Mukhaye.
Ekibiina kya FDC kikakasidwa nga okulonda president w’ekibiina kino bwekugenda okubaawo nga 24th ku lw’okutaano luno era nga buli kyetagisa kiwedde.
Twogedeko n’amyuka omwogezi wa FDC Paul Mwiru nagamba nti akakiiko ke by’okulonda kamaze okukakasa nga okulonda kuno bwekugenda okubeera e Namboole
Ono agamba nti entekateeka ekyali nga bweyategekebwa era nga abagenda okulonda batandika okukakasibwa enkya.
