Skip to content Skip to footer

Okulonda kwabakise babavubuuka kutandise

File Photo: Abavubuuka nga balonda
File Photo: Abavubuuka nga balonda

Okulonda kw’abakiise b’abavubuka  mu palamenti kutandise mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.

Ebitundu ewakubibwa akalulu kuliko Kabarole nga eno ab’obugwanjuba gyebalondedde, mu bukiika kkono balondedde Gulu sso nga ab’amassekati bali Masaka.

Wabula omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Jotham Talemwa  agamba ssibakulonda mu buvanjuba bw’eggwanga olw’ensonga ez’enjawulo zebakyakolako.

Leave a comment

0.0/5