Skip to content Skip to footer

Ebibiina ebigatta abakozi bigenda mukooti

File Photo: Abakoozi nga bali ku gyabwe
File Photo: Abakoozi nga bali ku gyabwe

 

Ebibiina ebigatta abakozi bitiisizza okuwawabira akakiiko k’ebyokulonda obutafaayo ku ky’okulonda ababaka b’abakozi mu palamenti.

Ebibiinan bino bigamba tebiraba bigobererwa mu kulonda babaka bano kale nga bandidukira mu kkooti.

Kati ssentebe w’ekibiina egitatta ebibiina by’abakozi byonna mu ggwanga Usher Wison Owere agamba ab’akakiiko k’ebyokulonda balina okuvaayo nebenyonyolako awatali ekyo bagenda mu kkooti.

Wabula akakiiko k’ebyokulonda kakamba ebibiina by’abakzi ssibilambulukufu ku bwamemba bw\ebibiina bbyabwe.

Leave a comment

0.0/5