E Bundibuygyo abantu 5 b’afudde oluvanyuma lw’okulwanagana mu mawanga okuddamu.
kuno okusinga kubaddde mu bitundu nga Ngamba, Ntotoro ne Kasitu.
Twigedeko ne nomubaka wa president mukitundu ky’eno Geofrey Mucunguzi natutegeeza nti kuno okulwanagana kubade wakati wa Bamba n’abakonzo.
Mu batiddwa nti kubaddeko omwana ow’emyaka 12 , nga ono abamusse bamutemyetemye ebijambiya
Mukaseera kano police eyiiridwa mu kitundu kino okuzza embeera munteekao
Bino biggidde nga abatemu baakatta abantu abasoba mu 9, bwebalumba amayumba gabantu.