Skip to content Skip to footer

Okulwanyisa Marburg- Temwekwata mu ngalo

m7 at celebrations

Pulezidenti Museveni asabye bannaddiini okukulemberamu olutalo ku bulwadde bwa Marburg

Kiddiridde obulwadde buno okubalukawo mu ggwanga nga buno bwakatta omuntu omu ate abasoba mu 99 bakyalondoolwa okulaba oba baabufuna

Ng’ayogerera mu kusabira eggwanga , pulezidenti Museveni asabye bannadiini okusaba abantu okukoma okwekwata mu ngalo n’okwegwa mu bufuba okwewala ekirwadde kino

Pulezidenti y’asoose okussa mu nkola obubaka bwe nga talina Muntu yenna gw’akutte mu ngalo olwaleero

Obulwadde bwa Marburg butambula ssinga omuntu atabulina akwata ku malusu, obubi, entuuyo, omusaayi oba omusulo gw’oyo abulina

Leave a comment

0.0/5