Skip to content Skip to footer

Okusasula Zakati El-fitr kitukuza ekisiibo

Nga abayisiraamu basemberera okukuza Eid ,abaddu ba Allah bonna bakubiriziddwa okwetegeka okusasula Zakat Fitr nga tebanasaala Eid.

Omuteeko guno gusasulibwa ku nkomerero y’omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan.

Imam w’omuzikiti gwa Old Kampala  Sheikh Imran Ssali agambaokuwaayo kuno kutukuza ekisiibo ky’omusiibi n’okusangula ebisobye mu kiseera ky’okusiiba.

Zakat fitr esasulibwa mu kipimi ekigerekeddwa mu mmere omuntu gy’abadde asinga okusiibulukukirako mu kiseera ky’okusiiba nga n’abawere basasulibwa Zakat Fitr.

Leave a comment

0.0/5